Download Binene Mp3 by Ntaate
Here’s a song by the African prolificย music artisteย and talented singer โNtaateโ. Thisย songย is titled โBineneโ, as it was released alongside its video. You’ll surely enjoy this one.
Download Audio Mp3, Stream, Share, and stay graced
Lyrics: Binene by Ntaate
Andabamu binene (NTAATE)
Eno ensi ne bebweba ekulabamu kitono
Mukama akulabamu bitole ebinene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene

Oh binene nnyo katonda byakulabamu
Ne bwoba mutono nga Daudi
Ku Mukama Goliath omumega
Bakulaba ng’ekitagasa naye Mukama akulaba ng’omwana gwafiirako
Lwo libeera Daniel mu mpologoma eziluma enyama walayi zili kuzila
Olibeera ku nyanja awatayitika kululwo Mukama ali kol’ettaka aaah
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera nga
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera aah
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Ebitangazibwa ne bilabibwa mu ggulu gyotalaba binene
Ebisindiikibwa binaba bibyo awatali kuvuganya binene
Wabula binene nnyo siloogya
Gwe webuuze nti mukono gw’ani
Ogukwata awo awaluma ne wawona (gwa Mukama)
Lulimi lwa ani bwetusaba
Twatulile emikisa gye tufuna abitulabamu ebinene
Abalala byebatunonyamu ne bibula
Lwo libeera Daniel mu mpologoma eziluma enyama walayi zili kuzila
Lwo libeera ku nyanja awatayitika kululwo Mukama era alikol’ettaka
Meeme yange onywera nga Mutima gwange nywera nga
Meeme yange nywera Mutima gwange nywera