Download Nsanyukira Ekigambo Kino Mp3 by Eschatos Bride Choir
Lyrics: Nsanyukira Ekigambo Kino by Eschatos Bride Choir
Nsanyukira ekigambo kino
Yesu Mukama atwagala nyo
Alina bingi ebisanyusa
Ekyo kisinga nti nze nkwagala
Anjagala,
Anjagala
Nga kitalo Okunjagala!
Anjagala,
Olw’ekisa kye,
Nange era mwagala
Wemba nyonona nemwerabira,
Yesu tandeka kubula ddala
Ampita mangu okumweyuna ye
Era anjijukiza okwagala kwe.
Anjagala,
Anjagala
Nga kitalo Okunjagala!
Anjagala,
Olw’ekisa kye,
Nange era mwagala
Bwe nditunulira ekitiibwa kyo,
Ndiyimba ntya bwe siyimba bwentyo?
Nyimba emirembe n’emirembe
Yesu kiki ekyakunjagaza nze? (Yesu)
Anjagala,
Anjagala
Nga kitalo Okunjagala!
Anjagala,
Olw’ekisa kye,
Nange era mwagala
Anjagala era mwagala ye
Yakka mu nsi olw’okutufiririra;
Okwagala kwamuleeta ku muti
Yesu atwagala ffe bwagazi
Anjagala,
Anjagala
Nga kitalo Okunjagala!
Anjagala,
Olw’ekisa kye,
Nange era mwagala
Anjagala,
Anjagala
Nga kitalo Okunjagala!
Anjagala,
Olw’ekisa kye,
Nange era mwagala