Download Ntambula ne Yezu Mp3 by Betty Namaganda
A soul-lifting song performed by the African Christian/Gospel worshipper, minister, and song writerย โBetty Namagandaโ, as this one is titled โNtambula ne Yezuโ. This song is sure to bless your heart and uplift your spirit.
Download Audio Mp3, Stream, Share, and be blessed
Lyrics: Ntambula ne Yezu by Betty Namaganda
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba (Bwentyo)

Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba
Bwe nali nzaaye yankimayo nandeta ndi wuwe,
Wamma mpulira ndi muggya ampanirira mulina. (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba
Bwona obulamu n’obuwayo yabunsaba ndi wuwe,
Byona ebyange biri mu ye y,alamula nyini byo. (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba
Bwemba nkaaba ne nsirika, ekisuubizo nkirina,
Omusuubize oyo nantalemwa nze mpulira mulina. (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba
Wama nsanyuka ne nnyimba natyaka ndi wuwe,
Asula munze Mwoyo oli ye muyinza asinga. (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba (Bwentyo)
Ntambula ne Yezu mu kkubo ly,abalungi effunda.(Kubanga)
Mwoyo w,amanyi asula munze anyamba
Nzena mwewa nemalayo, nze ndayira ndi wuwe,
Ampa okunywa nze oluberera amaazi ag’obulamu(Bwentyo)